POLIISI EREESE AKATABO ‘HABARI’

OKUVA KU KKONO-DDYO – KAYIMA,KASINGYE NE ENANGA NGA BATONGOZA HABARI

NAGGURU

POLIISI  ya Uganda Olunaku lwa Leero etongozza akatabo akamanyiddwa nga ‘HABARI’ nga kano kaakubeeramu amawulire ga POLIISI gonna ge wandyetaaze okumanya.Okusinziira Ku Afande Assan Kasingye,bwe yabadde ataongoza akatabo kano yategeezezza nti Bannamawulire bangi ababadde basusse okuwandiika amawulire agoobulimba era n’ategeeza nti kino kyakuwa Bannayugfanda omwagaanya okuwaayo ebirrowoozo byabwe.

AKATABO KAKYUSA ERINNYA

AFANDE Emiriano Kayima ono nga naye yaliko omwogezi wa Poliisi y’abadde emabega w’omulimu guno yategeezezza nti Akatabo kano kaaliwo mu myaka gy’e 60 nga kaasooka kuyitibwa MWANGAZA oluvannyuma ne bakakyusa erinnya okukatuuma HABARI.

Published by KISS MEDIA

📢 , We're the voice of the voiceless around the world.During this critical time when independent journalism is at crossroads,Kiss Media is committed to providing you with independent news around the globe that you can trust, to archive that dream,we therefore humbly ask for your financial support and contribution,as little as you can/ to Generate Password on our stories, deposit 1000 Ugshs. or 1$ via the following; Mobile Money No. : +256774602433 or Bank Account 3202889625

Leave a comment

Design a site like this with WordPress.com
Get started